Ebigezo bya S4 bitandise, UNEB tesanze kusoomoozebwa ku lunaku olusoose

Gladys Namyalo
0 Min Read

Enkya ya leero abayizi aba siniya ey’okuna abasoba mu mitwalo anna mu esatu bakedde kuwandiika bibuuzo byabwe ebyakamalirizo okwetoloola eggwanga lyonna. Akulira ekitongole kyebibuuzo mu ggwanga ekya UNEB Dan Odong atugambye nti mpaawo kusomooza kwonna kwebafunye mu lunaku luno okusoose, newankubadde waliwo abasomesa abakyalimu kwekalakaasa naddala abamasomo ga Arts.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *