Waliwo omukyala mu munisipaali ye kaseese eyafuna obuzibu ku liiiso bwamaze nabwo kumpi emyaka 10, nga bwajja mungeri etategeerekeka nga yeebuubye mumalwaliro agawera gyebakamutemera nti alina ekizimba ku ky’eriiso kiyite ‘eye tumor’. Ono nga ye Dorothy Mbambu yeetaaga ensimbi eziri eyo mu bukadde kkumi okulongoosebwa z’atalina mu kiseera kino olw’embeera ye eyebyenfuna.
EKIZIMBA KU LIISO: Waliwo omukazi amaze emyaka 10 ngapookya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
