Oluvanyuma lwakabenje ka digi z’empaka akamuzingamiza mu kagaali, Arthur Blick senior yasalawo okwabulira ekibuga nadda mukyalo okukakalabya ogw’obulimi gweyasoma wamu n’okwenyigira mu byobufuzi. Ono twamusanze mumakaage e ssisi mu Gombolola y’eMpata mu Kyagwe natubulira bwatambuzamu obulamu esangi zino.