ENKAAYANA KU TTAKA: Abatuuze bali ku bunkenke lwa musigansimbi

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Abatuuze ku kyalo Bukerere mu disitulikiti ye Kayunga bazzemu okusula ku tebuukye oluvanyuma lwa musiga nsimbi munnnasi wa buyindi okubategeeza nga bwebagwana okwetegula ku ttaka lino kuba yaligula. Kinajjukirwa nti musiga nsimbi ono yali yajjibwa ku ttaka lino oluvanyuma lwokukizuula nti weyali ayita awawe ate si weyagula, kyoka ate abatuuze bewunyizza bwebaakitegedde nti Musigansimbi ono yalagiddwa adde ku ttaka lye. Omubaka wa pulezidenti mu kitundu kino Mariam Nalubega agambye nti ensonga zino bagenda kuzitunulamu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *