Poliisi y’e Nsangi mu town council y’e Kyengera ewaliriziddwa okukuba amasasi mu bbanga okusobola okugumbulula abatuuze b’okukyalo Kimbejja ababadde bekalakaasa. Bano babadde bawakanya eky’okumala ennaku kumpi 3 nga tebalina masannyalaze, ate nga ab’ekitongole ki UEDCL tebabafaako. Gyebiggwereedde, nga ab’amasannyalaze baleese ekyuma ki Transformer ekibadde kyafa okusobola okukakkanya abatuuze.
Tukooye ekibululu – Abatuuze b’e Buddo bekalakaasizza
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
