ENKALU KU TTAKA: Omukazi ow’e 70 akaligiddwa emyezi 8 mu nkomyo

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Waliwo nnamukadde ow’emyaka ensanvu alaajanidde Pulezidenti Museveni okumujuna oluvannyuma lwa kkooti e Butambala okusindika mu nkomyo amaleyo emyezi munaana ng’emulanga kusaalimbira ku ttaka ye lyamanyi nti lilye era nga kwaludde ngawangaalira. Ettaka eryogerwako liweza yiika 115 era nga aludde ngalikaayanira n’omusajja ayitibwa Angelo Kakande. Wiiki eno, era kkooti ejulirwamu lwe yatandise okuwulira omusango ogwekuusa ku nkaayana ku ttaka eriweza yiika 248 erisangibwa e Buckeye e Garuga. Abekika kye Mamba be baajulira mu musango guno nga balumiriza omusuubuzi Peter Babingamba okulyezza mu ngeri y’olukujjukujju.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *