Kkokoolo y’emu ku ndwadde etalagirawo bubonero nga yakakukwata era bangi bannonya obujjanjabi nga baweddeyo. Kino kiviirako obujjanjabi okubeera obuzibu era bangi tebasimatuka. Olwaleero abakugu banokoddeyo ebimu ku byoyinza okukola n’osobola okumwetaagira.