Kyagulanyi alambuludde ku nsonga 11 ze bataddeko essira mu manifesto ya NUP

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Ye akwatidde NUP bendera ku bwapulezidenti Robert Kyagulanyi leero amakanda agasimbye ku kitebe ky’ekibiina kyakulembera ngattaanya ensonga ekkumi neemu eziri mu manifesto ye, ze bagenda okussaako essira nga bakutte obukulembeze. Mu zino mulimu okutambulira ku nfuga egoberera amateeka mwasuubirizza okuzzaawo ekkomo ku bisanja by’omukulembeze w’ggwanga, okulwanyisa enguzi, okutondawo emirimu n’ebirala. Kyagulanyi asabye bannakibiina abeegwanyiza obukulembeze okutambulira ku manifesito eno n’okusuubiza abalonzi ebyo ebiri mu busobozi bwabwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *