Omulabirizi Lubaale ayogedde byagenda okussaako essira mu Busoga

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Ku ntandikwa ya ssabiiti eno,ekanisa ya Uganda yalonze omusomesa w’e Kyambogo Prof. Grace Lubaale nga omulabirizi omuggya owa Busoga okudda mu bigere bya Paul Moses Sumson Naimanhye agenda okuwummula. Tukitegedde nti nga ogyeko okukola ogwobusomesa ono kuva buto nga akola obwa nakyewa mu kanisa ez’enjawulo. Atubuulidde nti kavuna atuuzibwa, wakufuba nnyo okulaba nga annyikiza enjiri ya katonda omulamu mu kitundu kya Busoga, okutereeza ebyobukulembeze, okukyusa embeera zabantu kko n’ebirara.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *