Wakati ng’ebbuggumu ly’akalulu ka 2026 lyeyongera buli olukya,waliwo abavubuka abakeera ku nguudo okukubira abantu babwe abesibyewo naddala ku bwa president akadingidi nga bayita mu kuyoyoota ebipande byabwe. Newankubadde bano bagamba tewali abasasula,olunaku lwonna balumalako basiimula bifananyi bino,okubikwatira manvuuli bireme kwokebwa musana,n’okuyimba enyimba mu ngeri ey’okuwa abatambuze omudigito.
OBUWAGIZI ERI ABEESIMBYEWO: Baabano abakeera okususuuta ebipande by’abantu baabwe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found