Poliisi elemesezza Munyagwa okuyita mu kibuga e Pallisa

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde Common Man’s Party bendera ku bwa pulezidenti, Mubarak Munyagwa alidde matereke ne Poliisi mu disitulikiti ye Palisa gyabadde agenze olwaleero okusaba abaayo akalulu. Entebwe evudde ku kya Poliisi kumugaana kuyita wakati mu kibuga gyabadde ategese okuliira ekyemisana n’abawagizi bwe. Munyagwa poliisi emulaze ekirabo ky’emmere ekirala wayinza okuliira n’abawagizi be ekyemisana wabula neyeerema ngagamba nti tagyesiga era okukakkana nga balemaganye ne poliisi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *