Akwatidde FDC bendera ku bwa Pulezidenti Nathan Nandala Mafabi, akolokose gavumenti olw’obutafaayo ku byanjigiriza mu bitundu bye Lango ekibiviiriddeko okusereba. Kitegeerekese nti abayizi tebalina bibiina bimala, so nga n’abasomesa tebalina nnyumba mwe basula. Nandala bano abasuubizza nti kasita atwala entebe y’obwa Pulezidenti, bino bakubyerabira.
Leero Nandala Mafabi asiibye mu disitulikiti ye Lira, asuubizza okutereeza ebyenjigiriza
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
