OKUGGYA ABANTU MU BWAVU: Aba State House balambudde be bazze bagabira ebintu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abadukanya enteekateeka y’okuggya abavubuka mu bwavu eyitibwa Youth Wealth Creation Programe evujjirirwa amaka gomukulembeze weggwanga basanyufu nti ebintu byokutandika emirimu bye bazze bawa abantu okweggya mu bwavu biriko kye biyambye. Bano bazze bagaba ebintu omuli ebyalaani, obuuma obukuba emberenge, ebikozesebwa mu kukola enviiri n’ebirala okuyambako abantu okwekulaakulanya. Bano balambuddeko ku bantu be baawa ebintu e Nakawa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *