Waliwo munna NUP abadde yeegwanyiza ekifo kya Kasambya mu Palamenti eyasindikiddwa ku alimanda mu kkomera lye Kaweeri oluvannyuma lw’okuggulwako emisango egyekuusa kukujingirira ebiwandiiko. Ono yabadde teyasobodde na kusunsulwa ku kifo kino era nga waakudda mu kkooti nga 13 omwezi ogujja.
Owa NUP eyabadde yeesimbye e Kasambya ali mu kkomero, teyasunsuddwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
