Ekizinga kye Katengeto ekisangibwa ku Nyanja Kyoga mu gombolola ye Kobwin mu disitulikiti ye Ngora ,kiwangaalirako abantu abasukka mu 1500. Okusinga kiwangaliramu abantu abava mu mawanga okuli Abateso , ABagwere, Abasabin, abakaramoja Abasoga kko n’abalala.Kyoka bano bawangaalira mu mbeera ey’okuluma obujiji, tebasobola kwetusaako byetaago bya bulamu obwabulijo omuli ebyobulamu ebyenjigiriza kko nebiraraOmusasi waffe atindizze olugendo n’atuukayo.
Obulamu ku kizinga Katengeto, tebalinayo yadde mpeereza ya gavumenti
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
