Okwetegekera eza ‘World Cup’; Uganda Cranes ekomezzaayo Denis Onyango

Gladys Namyalo
0 Min Read

Omutendesi wa Uganda Cranes Paul Put alangiridde ttiimu ya bazannyi 28 , abagenda okikirira egwanga mumpaka ez’okusunsulamu abamawanga aganetaba mu kikopo ky’omupiira eky’ensi yonna omwezi oguja.Uganda yakuzanya Mozambique nga enaku z’omwezi kumi omwezi ogujja ate era esambe ne Somalia nga enaku z’omwezi mwenda omwezi gwegumu.Mu bazannyi abayitiddwa mwemuli n’omukwasi wa goolo Denis Onyango eyali yawumula okusambira eggwanga mu 2021.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *