Leero luyingidde olunaku olw’okubiri ng’akakiiko k’eby’okulonda mu Kampala kasunsula abeegwanyiza obukulembeze ku muntendera gwa gavumenti ez’ebitundu mu ggwanga lyonna.
Olwaleero abamu ku basunsuddwa kubaddeko Ronald Balimwezo eyeeyagaliza obwa meeya nga ono ajjidde ku kadi ya NUP saako n’abalala.
Kyokka abamu ku bazze okusunsulwa balaze obwenyamivu olw’akasoobo akakozesebwa mu kusunsulwa.
Okusunsula abavuganya ku bifo eby’enjawulo kukutte olunaku olw’okubiri
Leave a Comment