Minisitule ye by’obulamu etubagulizzaako nga bwewaliwo abantu abafa nga kino kiva ku mbeera y’omubiri okwerwanyisa gwokka.Abasawo bagamba nti embeera ng’eno newankubadde tetera kulabwako naye ya bulabe nnyo era nga ku bantu ekkumi abakwatibwa bana batera okulugulamu obulamu,wabula nga abasinga baba n’akakwate ku buwuka obusirikitu.Bagamba nti abantu bangi bafa olw’embeera nga eno, kyoka nga kino kiva ku butamanya bubonero kwebweyokera.
OMUBIRI OKWERWANYISA GWOKKA: Gav’t erabudde ku mbeera eviirako abantu okufa
0 Min Read
Leave a review
Recent Updates
November 11, 2025
No posts found
