Gavumenti esabye ab’ebitongole bi nnakyewa obuteenyigira mu byabufuzi mu kassera nga eggwanga liri mu ketereekero k’akalulu ka 2026. Ba nnakyewa bano, bayimirirawo nnyo okulwanirira eddembe ly’obuntu nga bavumirira ebyo ebikyamu ebikolebwa, kye balowooza nti baba batuukiriza buvunaanyizibwa bwabwe.Bano, bakungaanye olwaleero mu Kampala okwekubamu ttooci ku nkola yaabwe ey’emirimu n’okutunuulira amateeka agabalamula bwe gabalungamya.
“MWESONYIWE EBYOBUFUZI”: Gavumenti esabye ebitongole binnakyewa mu kaseera k’akalulu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found