Oluvanyuma lw’obutaweebwa bendera ya kibiina, abamu kw’abo ababadde beegwanyiza kaadi ya NUP ku bifo by’obubaka bwa palamenti, batandise okwekubira enduulu eri akakiiko akaatereddwawo okuwuliriza okwemuluguanya ku ngeri bendera z’ekibiina gyezagabiddwamu. Mu batutte okwemulugunya kwabwe olunaku olwaleero, ye David Musiri abadde yeegwanyiza bendera ku ky’omubaka wa Makindye West, ng’ono yeewunya engeri bendera gyeyaweereddwa Zahara Luyirika, ataabadde omu ku bavuganya ku kifo kino.
BE BAMMYE BENDERA: Waliwo abaddukidde mu kakiiko ka NUP okwemulugunya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
