Abamu ku baawangudde bendera ya NUP ku bifo by’obubaka bwa Palamenti batandise okutema empenda ku ngeri y’okuwangulamu akalulu ka 2026.Mu bano mwe muli meeya wa Kyengera Town Council Mathias Walukaga eyamezze munnamateeka era omubaka wa Busiro East Medard Sseggona, era mubigambo agambye nti mwetegefu okukwata omumuli gwa NUP mu kalulu kano. Bano batubuulidde bye bagenda okussaako essira singa bayitamu .
BENDERA YA NUP: Abaagifunye basagambiza, kati batunuulidde kalulu ka 2026
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found