Olunaku lw’eggulo NRM yatongozza ebisuubizo by’ayo eri abalonzi, singa bageza ne bagyongera ekisanja mu kulonda okujja okwa 2026.Bingi bye baasimbyeko essira ng’ebyokwerinda, emirembe, ebyenfuna n’ebirala, kyokka nga waliwo ablowooza nti bino byonna byafuuka luyimba olutakoma olw’okubanga n’ebyebasuubiza gye buvuddeko bitono ebyatuukirizibwa.Kyokka ate waliwo abalowooza nti, nti singa baweebwa omukisa, kijja kubayambako okwongerereza n’okumaliriza ebyo bye bazze basuubiza.K’atubirabe mu bujjuvu.
Waliwo abakubye ttooki mu ngeri y’okutuukiriza manifesto ya Museveni
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found