Police erabudde ekibiina ki National Unity Platform NUP ku bidduka ebitambula n’abakwatidde bendera ku bwa Pulezidenti Robert Kyagulanyi, bye bagamba nti bisusse okumenya amateeka g’okunguudo. Ayogerera Poliisi mu ggwanga Kituuma Rusoke agamba nti embeera eno etadde obulamu bw’abantu mu katyabaga k’okufuna obubenje. Kati bano bagamba nti ebidduka byonna ebinasangibwa mu kumenya amateeka g’okunguudo byakuboyebwa.
KKAMPEYINI ZA KYAGULANYI: Poliisi emulamudde ku kumenya amateeka g’okunguudo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
