Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu leero asiibye mu disitulikiti e Kakumiro ne Kikuube ng’awenja kalulu akanamutuusa mu ntebe y’obukulembeze bw’eggwanga.Wabula ono asanze okusomoozebwa n’abebyokwerinda, Poliisi bwetadde enyonyi yaayo Nnamunkanga mu kisaawe w’abadde alina okukuba olukung’ana kko n’abaserikale abawanvu n’abampi. Kyokka kino tekirobedde bawagizi be kugenda mu kifo kino , ekiwaliririzza poliisi okupondooka.
Robert Kyagulanyi akunze ab’e Kakumiro ne Kagadi okumuyiira obululu
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found