Abakulembeze mu kibiina ki NRM e Rukungiri balemeddwa okuperereza abaagala okuvuganya ku bwannamunigina ku mutenedera gw’ababaka ba palamenti okuva mu lwokaano bawagire abaweebwa bendera y’e kibiina. Abagaana okukkiriza ebyaava mu kamyufu bagamba nti mpaawo kigenda kubakugira kusunsulwa,songa n’ekyokubatisatiisa okuva mu lwokaana tebagenda kukiikkiriza.Olukiiko luno olwayitiddwa ssentebe w’ekibiina e Rukungiri Gen. Jim Muhwezi luwedde mpaawo kikanyiziddwako.
TETUVA MU LWOKAANO: E Rukungiri aba NRM abaawangulwa mu kamyufu balemeddeko
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found