Akwatidde NRM bendera ku kyomukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni leero asiibye Nwoya ngakunga abaayo okumulonda mu kalulu ka 2026.Ono asinzidde eno nalagira ab’ekitongole ky’ebyomunsiko okumaliriza ekikomera kyamasannyalaze okwetoloola ekkuumiro lyebisolo erya Murchison Okutaasa abatuuze ku nsolo ezibayigganya buli lukya. Museveni ayongedde okukaatiiriza ensonga enkulu kwatambuliza kkampeyini ze omuli emirembe, enkulaakulanga n’okulwanyisa obwavu mu maka.
Yoweri Museveni e Nwoya essira alitadde ku mirembe, enkulaakulana n’okulwanyisa obwavu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
