Abakulu mu kibiina ki National Unity Platform bewuunya ababaka ba NUP abamiddwa omukisa okuddamu okukwatira ekibiina bendera mu kalulu akagya abaatandise edda okukuba ebituli mu ngeri kaadi gyezagabidwamu ku mulundi guno bo ne basulibwa ebbali.Abakulu bazzeemu okukubiriza bano okuddukira eri akakiiko akatereddwawo okuwuliriza okwemulugunya kw’abataamatidde n’ebyavudde mu kusunsula.
ENKOLA Y’OKUGABA KAADI YA NUP, Abakulu: lwaki abataagifunye bagivumirira kati?
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
