Akulira ekibiina ki National Unity Platform era nga y’akikwatidde bendera ku bwa Pulezidenti anakuwalidde ku bantu be Kagadi ne kibaale olw’obwavu obubaluma, kyokka nga ekitundu mwebali mwemusimwa amafuta.Bano ababuulidde nti ekibatawaanya kiviira ddala ku bukulembeze obubi, kale nga kano kekakisa kebalina okwerondera omukulembeze w’eggwanga anaabamanya n’ebizibu byabwe.Okwogera bino Kyagulanyi abadde akuyega bantu be Bunyonyo bamuyiire akalulu mu kulonda kwa 2026.
Robert Kyagulanyi okuwenja akalulu mu Bunyoro akutandikidde Kagadi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
