Yoweri Museveni asabye aba West Nile bamulonde ayongereza ku by’akoze

Gladys Namyalo
1 Min Read

Akwatidde NRM bendera ku bwa Pulezidenti, Yoweri Museveni leero lwakomekkerezza okuwenja akalulu mi butundu bya West Nile ngono asiibye mu disitulikit y’e Adjumani.Asabye abeeno okuddamu okumuwa akalulu asobole okwongera okutumbula eby’enjigiriza eby’obwereere bye yatandikako edda, okunyewza eby’obulamu, n’okukola ku nsonga endala.Ono era ayogedde ku nteekateeka gavumenti ye zeetaddewo okuggya abantu mu bwavu era n’asaba abeeno okuzettanira.Singa alondebwa, asiinyizza ku kyokulonda abantu abalina eddiini okulondoola eddagala mu malwaliro ga gavumenti okulaba nga teribulankanyizibwa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *