Oluvannyuma lw’obutaweebwa bendera ya NUP, Omubaka wa Busiro East Medard Lubega Ssegona alangiridde nti waakugoberera okusaba kw’abawagizi be, yeesimbewo ku bwa nnamunigina. Mu bamusabye okudda ku bwanamunigina mulimu n’abuvudde mu bibiina ebirala, okuli DF eya Mathias Mpuuga, DP, ate nga waliwo n’abagambibwa okuva mu State House.
Medard Sseggona avudde mu NUP, waakuvuganya nga nnamunigina
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found