Poliisi erumbye Kyagulanyi we yasuze, ekutte bannakibiina 10 mu kikwekweto

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Poliisi mu kiro ekikeesezza olwaleero yazinzeko wooteeri Robert Kyagulanyi mwe yasuze mu kibuga Lira oluvannyuma lw’okuwenja akalulu mu bitundu bye Alebrong ne Otule. Terina gwe yakutte yadde okubaayo ky’eggyayo naye yalese abamu ebafuuyidde kaamulali abalagala mu bisenge gye baasuze. Kyagulaanyi agamba poliisi eri mu kkobaane lya kukwata b’atambula nabo naye tekijja kumulemesa kuwenja kalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *