Pulezidenti Museveni akkiriza abalunzi Abakaramoja okulundira ente zabwe mu kuumiro ly’ebisolo erya Pian Upe erisangibwa mu district Nakapiripiriti. Kidiride abalunzi okumutegeeza nga bwebagobwa mu kkuumiro lino , bwabadde agenze mu kitundu kino okunoonya akalulu akanaamuzza mu buyinza mu mwaka 2026.Olwaleero akalulu akawenjerezza Nakapiripiriti ne Nabiratuk.
Yoweri Museveni akyaperereza b’e Karamoja okumuwagira
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
