Abebijjambiya batabukidde district ye mpigi, balumbye egombolola yabuwama.Oluvanyuma lwa poliisi ya katonga okukola ebikwekweto okufuuza abo bonna abenyigira mumuze gw’okutemula abantu nga bakozesa ebijjambiya mu tawuni kanso ya mpigi nekwata abantu abasoba mumukaaga, abatemu bano basazewo kulumba tawuni kanso ya buwama gyebalese abayo 8 nga bapokya nabiwundu.
EBIJAMBIYA E MPIGI:Abantu abalala basatu batemeddwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
