Olwaleero akwatridde ekibiina ki National Unity Platform bendera Robert Kyagulanyi Ssentamu asiibye mu disitulikiti ye Abim ne Kotido nga abuulira ebeeno nga bwebagwana okumulonda afuuke pulezidenti mu mwaka 2026.Bano abasaasidde nnyo olwenguudo embib, kyoka neyeeyama okukakasa nga baganyurwa mu byobugagga ebiri mu kitundu kyabwe singa afuuka omukulembeze we ggwanga.
Robert Kyagulanyi atandise okutalaaga Karamoja
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
