Akulira ekibiina ki National Peasant Party Robert Kasibante asiibye mu disitulikiti ye Mayuge ng’akunga abatuuze beeno okumuyiira akalulu mu mwaka 2026 afuuke omukulembeze w’e ggwanga ajjudde.Kasibante abeeno abasuubiza okubawonya obwavu obubayimbya endubaale, naddala nga ajjjawo emiziziko egyagobya abavubi ku nyanja, okukendeeza ku muwendo gwa ba RDC kko n’ebirara.
Robert Kasibante asuubizza okumalawo obwavu e Busoga
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
