Waliwo bannakyewa abalowooza nti manifesto z’abavuganya ku bukulembeze bw’eggwanga zitadde essira ttono nnyo ku byenjigiriza by’eggwnaga lino. Bano bagamba nti mpaawo avuganya alina ntekaateka nnambulukufu ku butya bw’agenda okubbulula ebyenjigiriza by’eggwanga lino. Tutaganjudde manifesto zino era netukutekateekeramu emboozi erambulula obunafu obuzirimu bw’ekituuka ku by’enjigiriza.
EBYENJIGIRIZA MU MANIFESTO Z’ABAVUGANYA: Bw’ati buli omu bw’abitekateekedde
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
