Olwaleero akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu asiibye mu disitulikiti ye Kaabong ne Karenga nga awenja akalulu akanamufuula omukulembeze we ggwanga mu mwaka 2026.Ono abatuuze beeno abasaasidde olw’obwavu obwabazimbako akayumba,kyoka naanenya nnyo gavumenti efuga olw’obutabasobozesa kuganyurwa mu byabugagga ebiri mu kitundu kyabwe.Abasuubiza nti eddagala lya buli kibatawaanya kwekugatta amaanyi balonde gavumenti empya.
Robert Kyagulanyi atalaaze Kaabong nga asaba akalulu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
