Abantu musanvu bebasunsuddwa akakiiko k’eby’okulonda sabiiti ewedde okuvuganya ku kifo ky’omubaka w’esazza ly’e Bamunanika mu District y’e Luwero. Ku bano omusanvu embiranye esiinga kuba mu bantu basatu okuli owa NUP Robert Ssekitoleeko, owa NRM Robert Kiyini n’atalina kibiina Anyine Elizabeth Salabwa.Omusassi waffe Herbert Kamoga atusiigidde ekifananyi ku basatu bano n’emikisa gyabwe okuwangula ekifo kino mu kulonda kwa bonna okwa 2026.
TEGEERA GY’OLONDERA:Biibino ebikwata ku Bamunanika
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
