Waiswa Mufumbiro aguddwako emisango emirala e Nakawa

Gladys Namyalo
0 Min Read

Amyuka Omwogezi w’ekibiina ki NUP Waiswa Mufumbiro, akitegedde lwaleero nti alina emisango emirala egyamuguddwako gy’alina okwewozaako.Guno gwekuusa ku butemu, obugambibwa okuba nga bw’akolebwa nga 4 Ogwomwenda omwaka guno mu kibuga Kampala, ng’oludda oluwaabi lulumiriza Mufumbiro ono okuba nga yeyalagira kukolebwe.Banne abalala bwebali ku Kisangani emirala okuli Edward Ssebuufu oba Eddie Mutwe ne Achileo Kivumbi nabo tebakkiriziddwa kweyimirirwa nga baziddwayo e Luzira.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *