Bannakibiina ki NUP abalala bataano basindikiddwa ku alimanda e Luzira ku bigambibwa mbu beetaba mu dduyilo w’ekinnamagye ku kitebe ky’ekibiina kye bawagira e Makerere Kavule.Clavin Tasi eyeeyita Bobi Giant eyawambiddwa olunaku lw’eggulo y’omu ku balabikidde mu kkooti eno esookerwako e Kawempe. Bano kati beegasse ku Edward Sebuufu oba Eddie Mutwe ne Achille Kivumbi abaaggulwako edda omusango gw’egumu.
Bobi Giant ne banne baguddwako emisango gya dduyiro w’ekinnamagye, basindikiddwa Luzira
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found