Okutuusa amasannyalaze mu byalo okukola ku nguudo mpozi n’okwongera okunyweza ebyo ebikoleddwa mu kisanja kino byebimu kwebyo akwatidde NRM bendera byasuubizza abantu mu disitulikiti ye Obongi ne Moyo gyasiibye olwaleero ngasaggula akalulu akamukomyawo ku bwa pulezidenti. Museveni leero lwakomekkerezza okuwenja akalulu mu bitundu bya West Nile nga kati waakwolekera ebitundu bya Acholi. Libadde bbinu mu abantu naddala bannakibiina ki NRM ababadde bamulindiridde n’essanyu okwogerako gye bali.
Yoweri Museveni asabye ab’e Obongi okumulonda ayongereze ku by’akoze
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found