Akwatidde NPP bendera ku bwa Pulezidenti Robert Kasibante leero abadde Masaka gyasabidde abaayo okumulonda asobole okukyusa embeera yaabwe. Ono annyikizza enjiri ye eyokuwa buli munnayuganda atalina mulimi emitwalo abiri mu mwezi nga gavumenti ye bwemuteekerateekera.Kyokka ono Poliisi alidde matereke ne Poliisi ebadde egezaako okumukugira okwogerako eri abantu be.
Robert Kasibante asuubizza abatalina mirimu emitwalo abiri buli mwezi
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found