Ekkuumiro lya Rwenzori :Ebimu ku birifuula ery’enjawulo ku makuumiro amalala
Bitono ebimanyiddwa oba ebiwulirwa ku kkumiro lyebisolo li mountain Rwenzori national park, eritudde ku bugazi bwa square mile 384 mu disitulikiti ye Kasese Ekkumiro lino lirimu ebitonde ebyenjawulo byotasobole kusanga walala wona gamba nga ekkonkome erya amayembe 3 nebirala Twakyaddeko mu kkuumiro lino okwongera okulaba ebirifuula eryenjawulo ennyo .