Nazzikuno :Yiino emboozi ku mitendera omubissi gw’enjuki gye gufunibwa
Buli akwata kumubisi awomerwa okunnuuna era nawomereza kale nga ne bwaabera muwere nga omuyisizaako olugalo oba akalagala ku mumwa nga kasigiddwako Omubisi naye ye Komba.
Abasinga bagutegeera nga dagala olwabasawo okubazigirira okugweyambisa olwobuzito nebirungo ebigulimu ebivumulwa enddwadde eziwera .Kyoka abasinga bwomubulira ekiwuka ekiteeka teeka Omubisi guno nti Njuki ayiinza okuwakana naluma n'obujjiji Kati olwaleero tukuletedde emitendera gyona Omubisi guno gye gwafunibwa nga mu.