Omuddusi Kiplagat yetegekedde emisinde gy’e Boston , bannayuganda bamwagalizza
Omuddusi wa Uganda Victor Kiplagat mutaka mu Boston ekya America gyagena okwetabira mu misinde mubunabyalo egimanyiddwa nga Boston Marathon olunaku lw'enkya . Bannayuganda abawangaalira erudde no bategeseewo akabaga okwagaliza Kiplagat obuwanguzi mu misinde gino Munnaffe MOSES MUKITALE y'ali erudde eyo.