ENNAKU Y’ENTALO: Eyatuusibwako eby’obuliisamaanyi ng’ali lubuto akyalunyumya
Waliwo omukyala munnasi wa congo eyaddukira e Uganda oluvanyuma lw’abayekera ba Mai Mai okumutusaako ebikolwa ebyobuliisa maanyi kyoka nga ali lubuto.Ebyamukolebwako byamuviiramu okulwaala ekikulukuto.