Empaka z’amasomero zituuse ku luzannya lwa kwota
Empaka z’amasomero ga siniya ziyingidde olunaku olw’okusatu nga ziyinda ku ssomero lya Kawanda Secondary School mu Wakiso.Mu mu muzannyo gw’omupiira, Ndejje High Schoo,l St Andrew Kaggwa ne St. Austin High School geegamu ku masomero ageesozze oluzannya lwa quarter fayinolo oluvannyuma lw’okuwangula enzannya zaabwe ku mutendera gwa roubnd of 16.Yo Buddo SS ekubye Matugga Mixed n’obubonero 31 ku 11 era nga kati bano nabo beesunze luzannya lwakusirisizzaawo.