Joramu Kiberu wuuno aliko obulemu alina ekirooto ky’okukiikirira Uganda
Waliwo omuyizi ow'emyaka kkumi mu Kiteezi alina ekirooto ky'okukiikirira Uganda mu mpaka za Olympics ezabaliko obulemu. Ono ye Joram Kiberu asomera ku Twinbrook primary mu kibiina eky'okuna era nga yazaalibwa omukono gwe ogumu guliko obulemu wabula nga mu kuwuga yeekansa.