ZUNGULU: Waliwo pulofeesa akizudde nti ku nsi kuno teri kitonde kisinga kulimba nga kikazi
Waliwo omusajja omuyivu asomye okutuuka ku ddaala ly'obwa pulofeesa akoze nokunoonyereza n'akizuula nti ku nsi kuno teri kitonde kisinga kulimba nga kikazi.Ono okunoonyereza akwesigamizza kw'oyo gw'abadde abeera naye, azze yeesiba ku mmaali gyeyakola nga n'okuzaliibwa tannazaalibwa.Linda owulire n'abasajja mu ghetto bwe baadigidanga nebatuuka okwavuwala nebafuuka abavubi.