“Okwerinda si buti"..amagye ne poliisi bayiiriddwa mu Arua
Nga ab'ebywokwerinda mu Kampala bongera okwenyweza okutangira abekalakaasi okutuuka ku palamenti, ne mu bitundu by'eggwanga ebirala nga Arua nayo ebyokwerinda binywezeeddwa.Poliis n'amagye basiibye balawuna ekibuga kyonna, nga batubuulidde nti baafunye amawulire nti wandibaayo abantu abaagala okweyiwa ku nguudo bekalakaase.Katulabe embeera bw'ebadde.